Tusabe lyrics by Evangel Youths Echoes Of Revival - original song full text. Official Tusabe lyrics, 2025 version | LyricsMode.com
Request & respond explanations
  • Don't understand the meaning of the song?
  • Highlight lyrics and request an explanation.
  • Click on highlighted lyrics to explain.
Evangel Youths Echoes Of Revival – Tusabe lyrics
Okusaba kulimu ebibala
Okusaba kutuwanguza
Kusumulula enjegere zonna
Esannyu nerilabika

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala

Modecai bw'eyewayo okusaba
Mukama yalokola ensi
Obubi bwonna bwebatekateka
Mukama yalokola

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala

Ebiseera byonna nga bigenze
Obubi nga bujjude ensi
Abatukuvu tuyimirire tusabe
Mukama alokole ensi

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala

Ekyiseera kaakano kyituse
Mugume tugende mumaso
Temuwanika mujje tugende
Era tulabe essanyu

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala x2

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala x2

Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa
Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala x2

Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala x2

Tumuyite akyuse ensi yaffe
Tusabe tulabe ebibala x2
×



Lyrics taken from /lyrics/e/evangel_youths_echoes_of_revival/tusabe.html

  • Email
  • Correct
Submitted by Nasiima

Tusabe meanings

Write about your feelings and thoughts about Tusabe

Know what this song is about? Does it mean anything special hidden between the lines to you? Share your meaning with community, make it interesting and valuable. Make sure you've read our simple tips.
U
Min 50 words
Not bad
Good
Awesome!

Post meanings

U
Min 50 words
Not bad
Good
Awesome!

official video

Featured lyrics

0-9 A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z