Talemelerwa lyrics by Kisakye Kalema (K.K) - original song full text. Official Talemelerwa lyrics, 2025 version | LyricsMode.com
Request & respond explanations
  • Don't understand the meaning of the song?
  • Highlight lyrics and request an explanation.
  • Click on highlighted lyrics to explain.
Kisakye Kalema (K.K) – Talemelerwa lyrics
Katonda gwensinza
yasinga
yasinga
Katonda gwensinza
yasinga

Bangi bagamba mbu
ebya Katonda
tebinyuma bibore
Abantu bagereesa mbu
Katonda gwensinza
talina manyii
hya
ebintu byafuuka
ebintu byataama
Ensonga bewala
omutonzi

Ebizibu byabalumba
hoo
Sitani yabalumba
anti Katonda
bamuzalawa
sha

Ozalawa otya Katonda
nolowooza
you can get
away with it
Amagezi genkuwa
nti gundi
osale eddiilo
gundi lekka ebibi
gyangu eno ewa Yesu
omutima gwasaba
olwo nemigguggu
gyo anagitwala

ee
Emigguggu gyo
gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa

ee
Emigguggu gyo
gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa

Katonda gwensinza
siwa kyama
Ebilungi byakola
nawe obimanyi
ela obilaba
awonya n'endwadde
ezalema

Yesu lyelinya elituwonya
enimi zokufa
elinye'lyo
lilina amaanyi
Yesu olina amaanyi

Gundi leeta enanga
ngisune
nyimbile land lord
aggaba obwananyini
nebwotoba nabisanyizo
yampa n'ekyapa munyumba
ye nze ndi mwana

ee
Emigguggu
gyo gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa

ee
Emigguggu
gyo gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa


Kati ng'oli eyo
ng'oli eyo omwetaaga

Owotose okooye
ng'oli eyo omwetaaga

Abenjanda bakwesambye
ng'oli eyo omwetaaga

Emikwano gikwekwese
ng'oli eyo omwetaaga

hmm
Yesu akuyita
akuyita akwetaaga

Akutikulle emigguggu
akuyita akwetaaga

Katonda ono
gwenjogerako
tewali kimulema

ee
Emigguggu
gyo gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa

ee
Emigguggu
gyo gileeteno
eli Yesu atalemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
Talemelerwa
×



Lyrics taken from /kisakye_kalema_kk-talemelerwa-1624073.html

  • Email
  • Correct

Talemelerwa meanings

Write about your feelings and thoughts about Talemelerwa

Know what this song is about? Does it mean anything special hidden between the lines to you? Share your meaning with community, make it interesting and valuable. Make sure you've read our simple tips.
U
Min 50 words
Not bad
Good
Awesome!

Post meanings

U
Min 50 words
Not bad
Good
Awesome!

Featured lyrics

0-9 A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z